Lyrics: Aineomugisha Alimansi Wanzu Music: Ingo Moell Yeeah, you know what we do when we do what we do!
Lino sanyu sanyukako kadde ka silindako Lugaflo mu mansion bangalo twegalideyo candle bweyaka esanyu kwagala Esuubi lyokuba awamu bala ndaba ekitangala Musembere aboluganda tukone ebitta Tukyagunywa otugamba temuli kijjakitya Esaawa tentegelera ddi lwenzira waka Kasita mbagwako bachampe bwetwakula nga zabika Tonkutulakutula sexy akilira ayambuka Bwantagulula ankute obwango ansikasika Omuzika sikyaguwulira mukibala yeka gwendaba Kamese ntabula nzira mukamasu kyuka tokyika bambi tonyiga ndaba nga oyinza okumponya obulumi obungoyagoya Nze sekuniza kasita ndaba awo ka byute nga kemulisa Nkatumya mpaka mubyakunywa
Gwake- gwaka Gwake -gwaka Ewali emitego tukola kimu kubwaka Gwake -gwaka Gwake -gwaka Awali amasanyu woka wentera okulaga Berlin -gwaka Kampala -gwaka Tutambula ki soldier ewaka we never kadda Afrika gwaka Rise up Enjegere ezatukwata zakukutulibwa.
Bonabanna Mange yansomesa kwagala kwoka Nanjigiliza ekinakanga okola kipya Gwe atema ebala vakubyona mudiringanwa Sika vegetable kisuuka natama biringannya Bwongo bwesera mudiiro kamese kamukibuga Bagagga kundiiro wansi wakamezza Tetujja busera tetutya basera Ebyo byona byana byatulera byagobelera Ekirooto kyaneyoleka, ninze kadde koka kendibera Ekyo kyenyini kyeyandaga Ekifananyi kyenjuba nga nyimiride munnimi njaka bwemasamasa nga bwengula Ekisima tekinsimatuka nkuze sikyagabatuka Namanyi mwegali olwazi lumetentuka Tusamba bugi munywa bugi squad ya sudi Luga flo mubazimbi Kampala mbade fundi.
Bayagayaga yaga nyo Bayagayaga yaga nyo nyo
Abo bonna babbi ba show tebalina flow Matala tekako nga bessawo Yenze omwana kampala mu rap gwebakwatira ensawo Wagulu mbali eno kuntolo medical luga nze kikolo Pokopoko bogera tutambula Prefer ma hands muvubuka nze sirisa byuma Tubaluka poetry nga prophet Mutabaruka Bigambo twabikowa landmine twazibuka Kyewunyisa bakangatisa ffeno tukontola Tetulabula tulumabulumi ffetetubogola Ndaba bulabi tomanyi akiri omwana we kibuli Ndiwakuwamba Gwanga amagezi manji Nabasansuka olwebula lyensimbi Kulwo MuTonda bagambe nze kabonero ake subbi Mazzi gamukisa nalubaale mwetukubira ddubi Olwo mugga nasumulula