Yafuga

Lyrics: Mwesezi Gideon Solomon Music: Mwesezi Gideon Solomon Yowh I'm Small Q Churchboy, gwe
Yafuga yesu Yafuga ye
Aah Ngezezako obulamu kuva downtown Nenjiliba mpaka eno mu uptown Nakula nsaba Katonda Nga mubuza abakikuba Ani yabatonda, yeah Era oyo afuga amawanga goona Omuli ba president Ba Kabaka boona Kuba bwogenda ebulange Newa kitange ali omu oyo Oyo gwebasinza, gwe Nentyamu Nenebuza musajja oyo Nabbaki? Afuga ensi yoona nagikwata Nagikwata mubanga Netengeja mubanga, yeah
Naye kati nategera Kuba yampa obwongo nensoma Nentegera Sikyasobola kwebuza era Kuba ali omu ate nga oli mu bwati
Yafuga yesu Yafuga ye Yafuga yesu Yafuga ye
Aah Kuyiliba, kukyapa na kwesabira Yali azalawa kati nga akwetanira Vva kwabo abakuwoganira Ssaba omu Katonda anawulira
Kubanga yafuga oyo Teri mula, Teri mula, no Yeah, Aah Omukka gwenzisa yagumpa Omukwano nekisa nakimpa Nemusaba nempisa nazimpa Nekitangala ekimulisa yakimpa
Yafuga yesu Yafuga ye Yafuga yesu Yafuga ye
Kubanga yafuga oyo Teri mula, Teri mula, no
Yafuga yesu Yafuga ye Yafuga yesu Yafuga ye
Naye kati nategera Kuba yampa obwongo nensoma Nentegera Sikyasobola kwebuza era Kuba ali omu ate nga oli mu bwati
Yafuga yesu Yafuga yesu