Love Tekaawa

Lyrics: Priscilla Zawedde/Nyanzi Ronald Music: Ssekajja Marrick/Priscilla Zawedde/Nyanzi Ronald Tukole kyejo nze naawe kitutte Gya nomala ompa kubude Nkuleka nga mukwano omatidde Boo boo boo boo boo
Suna suna akanyama anakalya yanaseka Bwenkulaba nenguluba, baby omukwano Nze gunjokya yeye
Just kumpa love (Nabitebya) Baby nagudde mu love (Love terwa) Okimanyi love terwa Nze nabitebya ye ye
Kiriza njikuwe love etakaawa Tomenya omutima ye love tekaawa Kiriza njikuwe love etakaawa Nekaziza biganye love tekaawa
Mikono mpanise kwata kola byoyagala Tabaala nze nakuwadde love kwata Baby nyweza yeah Murder murder, your love is murder Vva muno dda muno Bwondekawo nkaaba
Suna suna akanyama anakalya yanaseka Bwenkulaba nenguluba, baby omukwano Nze gunjokya
Just kumpa love (Nabitebya) Baby nagudde mu love (love terwa) Okimanyi love terwa nze nabitebya ye ye
Kiriza njikuwe love etakaawa Tomenya omutima ye love tekaawa Kiriza njikuwe love etakaawa Nekaziza biganye love tekaawa
Love tekaawa, Love