Tumutende

Lyrics: Mwesezi Gideon Solomon Music: Mwesezi Gideon Solomon Nanyini mawanga oyo Muyita defender Mwana wa Katonda Mwana wa Katonda Mwana wa Katonda
Nga nina gwe ntya ani? (Yowh) Silina mulala you're my darling (I'm Small Q) Nga nina gwe ntya ani? (ChurchBoy) Silina mulala you're my darling
Ono simuleka kubanga entalo yazilwanye Simuleka, yeye yeye Simuleka mukama yandaga ekiisa nze Simuleka
Oyo mulamu Anzililamu Azukiza ebifude nabiwa obulamu Oyo mulamu Anzililamu Atikula ebizubu nabiwewulamu
Nga nina gwe ntya ani? Silina mulala you're my darling Nga nina gwe ntya ani? Silina mulala you're my darling
Tumutende, Tumutende Tumutende, Tumutende Tumutende, Nanyini mawanga oyo Tumutende, Muyita defender nze Tumutende, Mwana wa Katonda Mwana wa Katonda Mwana wa Katonda
Aah, nga lwaki tomutenda Mwana gwa ndiga Mwana wa Katonda, yeah Nze muyita defender Nanyini majje Balabe yabasenda, aah Akukusa emirembe Takuganya nakulya membe, aah Nze yeyampa emirembe Neyagala nkilako ab'enamirembe, aah
I wanna thank you God Webale nyo kubanga ompanilide Tondese kugwawo nze
Nga nina gwe ntya ani? Silina mulala you're my darling Nga nina gwe ntya ani? Silina mulala you're my darling
Tumutende, Tumutende Tumutende, Tumutende Tumutende, Nanyini mawanga oyo Tumutende, Muyita defender nze Tumutende, Mwana wa Katonda Tumutende, Mwana wa Katonda Mwana wa Katonda
Nzijukira nga tukyali eyo wansi kubala Wandaba nonsitula nembala Ebibara, kati nange kwengaba Tumu, Tumu Yeah, yanjagala nansitula Nenyimila kati nange ntambula Amatendo kangawe gwe simulala Tumu, Tumu Yeye