Lyrics: Shemy Hassan
Ye nze lokyafu
Atayambala ngoye nkyafu
Ateekubye zi-alufu
Atanywa mazzi ga bbalaafu
Yekka gw'onyiiza ha ha n'atakkuba kkaafu
Shemy B
Ndi Ssaababanda, ndi Ssaababanda, ndi Ssaababanda
Ndi Ssaababanda, ndi Ssaababanda, ndi Ssaababanda (okimanyi ekyo)
Ndi Ssaababanda, ndi Ssaababanda, ndi Ssaababanda
Ndi Ssaababanda, ndi Ssaababanda, ndi Ssaababanda (okimanyi ekyo)
Mpita ne musege alinga oluguudo lwa kkolaasi
Gy'akomye obba ne curve, gy'akomye oba dangerous
Chain yange ezitowa kkiro bbiri kitundu
Bw'ondeetera amawulire amabi, nkuleetera okulya obubi
Nnina rhymes ez'ettabbu, zimalawo enkaayana
Wakati wa Poliisi n'ababbi, nga Besigye
We njagalira we nfunira win, kubanga hiphop gwe nkuba
Tewali Byanyima, buli kye njagala kyonna
Nkyetuusaako nga zzale eyeegulira dildo
Ndi new school leader, awakana woza ne bapleader
Nkuba bakuba bars, mpita RIP mu mida
Ye nze emcee wano, asoose okukikola
Nga siriimu kikuyu ah ah
Shemy lumira mwoyo, mmwe mumira malusu ga mmira
Lugaflow Shaliya, nnalwawo okkola album
Kye kiviiriddeko abantu bangi, okufa mu Syria
Mu buno obudde obutini, ka ngolole ensi eno
Kasita temumpita Putin, Ye nze omubenje sister wo
Gw'atayanjula waka, ba sexy beesala knicker
Ate ffe abalenzi twesala zi-Airforce One sneaker
Ndi Ssaababanda, ndi Ssaababanda, ndi Ssaababanda
Ndi Ssaababanda, ndi Ssaababanda, ndi Ssaababanda (okimanyi ekyo)
Ndi Ssaababanda, ndi Ssaababanda, ndi Ssaababanda
Ndi Ssaababanda, ndi Ssaababanda, ndi Ssaababanda (okimanyi ekyo)
Ne muzadde wange mmusasuza okuyimba ku birthday ye
Ng'eddoboozi lya Vinka, ndi munene ku bbala
Obulamu mbuguardinga ki-Ruth Kalibbala
Siri Moses naye bano barap student mbagolola
Ndi underground source, ndeese lugaflow force
Typical downtown nze ghetto influencer
Mu lugaflow politics, ne bwe baleeta Yeesu
Mmuwangula akalulu ne bwe sikuba campaign
Nkuba useless bars, ne mulowooza ntinno
Ndi ku influence ya cocaine
Kubyamu akafaananyi, bw'osanga sister wo
Mu mini-skirt, Fameika amugamba: 'Kutama'
Gw'oba osala empi ku ttama
Ebya Shemy biwe Shemy