Mwagala

Lyrics: John Masereka Music: John Masereka Aah aah VineJohn again Ooh ooh Aah aah Ooh ooh Ooh Abasinga Bali balowoza Ntino tuli mubyakusagga Nebatuwayo ebanga lye tuli mala Nti tulimala netwekyawa Abakulu bantunza nga bangamba Nti oyo’muwala mulekke Nti ekisokka alabika Na muyaye Ekyokubiri alabika Tamanyi nakufumba Ekyo’kusattu Alabika nga’omuggumba Abakulu bayogera
Aah naye omutima gwange Ono gwe gwasiima Newemwogera mutya Nze sirikyusa Ebirotto byange Byona bya ttuka Bwena ffuna Ono
Omwana Mwagala Mwagala nyo no’mutima gwange Omwana Mwagala Ono Buli ekirimunze Gwe kyasima Sirimuleeka nze sirumulumya baibe ooh Nkusubiza nti sirikujjuza Wumulira mukiffuba kyange
Nzijjukira emikwano Gye naffirwa Kubanga sawuliriza Ebigambo byabwe Ebyo’kukyawa Omuwala gwe njagala Abasinga balowoza nti Oba omuwala yandongga Kubanga Mwagala Okusinga omukka gwenzisa Nebweliba sasi nesayo Nenffa kululwe Simanyi kyikyi Kyeyampa Kuba ono’mwana mwagala
Omwana Mwagala Mwagala nyo no’mutima gwange Omwana Mwagala Ono Buli ekirimunze Gwe kyasima Sirimuleeka nzе sirumulumya baibe ooh Nkusubiza nti sirikujjuza Wumulira mukiffuba kyange
Aah naye omutima gwangе Ono gwe gwasiima Newemwogera mutya Nze sirikyusa Ebirotto byange Byona bya ttuka Bwena ffuna Ono
Omwana Mwagala Mwagala nyo no’mutima gwange Omwana Mwagala Ono Buli ekirimunze Gwe kyasima Sirimuleeka nze sirumulumya baibe ooh Nkusubiza nti sirikujjuza Wumulira mukiffuba kyange
Baibe ebilala byona Tewelarikirira Njakulabirira mpa mubukadde Gwe jangu Jangu owumulire Mukiffuba kyange