Sababanda

Lyrics: Shemy Hassan Ye nze lokyafu Atayambala ngoye nkyafu Ateekubye zi-alufu Atanywa mazzi ga bbalaafu Yekka gw'onyiiza ha ha n'atakkuba kkaafu Shemy B
Ndi Ssaababanda, ndi Ssaababanda, ndi Ssaababanda Ndi Ssaababanda, ndi Ssaababanda, ndi Ssaababanda (okimanyi ekyo) Ndi Ssaababanda, ndi Ssaababanda, ndi Ssaababanda Ndi Ssaababanda, ndi Ssaababanda, ndi Ssaababanda (okimanyi ekyo)
Mpita ne musege alinga oluguudo lwa kkolaasi Gy'akomye obba ne curve, gy'akomye oba dangerous Chain yange ezitowa kkiro bbiri kitundu Bw'ondeetera amawulire amabi, nkuleetera okulya obubi Nnina rhymes ez'ettabbu, zimalawo enkaayana Wakati wa Poliisi n'ababbi, nga Besigye We njagalira we nfunira win, kubanga hiphop gwe nkuba Tewali Byanyima, buli kye njagala kyonna Nkyetuusaako nga zzale eyeegulira dildo Ndi new school leader, awakana woza ne bapleader Nkuba bakuba bars, mpita RIP mu mida Ye nze emcee wano, asoose okukikola Nga siriimu kikuyu ah ah Shemy lumira mwoyo, mmwe mumira malusu ga mmira Lugaflow Shaliya, nnalwawo okkola album Kye kiviiriddeko abantu bangi, okufa mu Syria Mu buno obudde obutini, ka ngolole ensi eno Kasita temumpita Putin, Ye nze omubenje sister wo Gw'atayanjula waka, ba sexy beesala knicker Ate ffe abalenzi twesala zi-Airforce One sneaker
Ndi Ssaababanda, ndi Ssaababanda, ndi Ssaababanda Ndi Ssaababanda, ndi Ssaababanda, ndi Ssaababanda (okimanyi ekyo) Ndi Ssaababanda, ndi Ssaababanda, ndi Ssaababanda Ndi Ssaababanda, ndi Ssaababanda, ndi Ssaababanda (okimanyi ekyo)
Ne muzadde wange mmusasuza okuyimba ku birthday ye Ng'eddoboozi lya Vinka, ndi munene ku bbala Obulamu mbuguardinga ki-Ruth Kalibbala Siri Moses naye bano barap student mbagolola Ndi underground source, ndeese lugaflow force Typical downtown nze ghetto influencer Mu lugaflow politics, ne bwe baleeta Yeesu Mmuwangula akalulu ne bwe sikuba campaign Nkuba useless bars, ne mulowooza ntinno Ndi ku influence ya cocaine Kubyamu akafaananyi, bw'osanga sister wo Mu mini-skirt, Fameika amugamba: 'Kutama' Gw'oba osala empi ku ttama Ebya Shemy biwe Shemy