Lyrics: Mwesezi Gideon Solomon
Music: Mwesezi Gideon Solomon
Akuya, Akuya
Akuyambila dala
Akuya, Akuya
Akuyambila dala
Yowh
I'm Small Q
ChurchBoy
Mukama bwaba akuyambye
Ye akuyambila dala, eya
Nga akukuteko
Ye akutusayo
Mukama bwaba akuyambye
Ye akuyambila dala, eeh
Nga akukuteko
Ye akutusayo, wulira bino
Gwe
Ono bwakuwa taseera
Bwomugondera ye akuwa nempera
Broda, siste no ye bambi tafera
Bwomusaba amazi mugama
Nepipa zigula, gwe
N'omulema ayimilila
N'omulwade kukitanda atelera
N'ezo sente ezabula nazo ziwera
Nawe awedemu amamyi ono gwosaba nakwongera era
Aah
Muyita musomosa, antambuza amawanga ampade ne favour kubutaka wano era
Gwe
When you party with no he no care
Gwe lindilila fire gyekigwera
Aah
Tewewala mukama God
Musembeze kumpi nga your lovely dad
Nga ku end teri bya sorry dad
Yeah man, ku end teri sorry dad
Mukama bwaba akuyambye
Ye akuyambila dala, eya
Nga akukuteko
Ye akutusayo
Mukama bwaba akuyambye
Ye akuyambila dala, eeh
Nga akukuteko
Ye akutusayo, wulira bino
He fights my enemies
Never any day when it is a holiday
He does a miracle
That nobody can never ever take away
His Miracle is permanent
Nobody can never ever take away
His Miracle is permanent
Nawe omunafu jangu akuwe ku energy, Talimba!
Abemitima eminafu mugume
Nabanonya mukama manya nti yagaba
Koola nga bwosaba ono Dunda yagera, Ahaaa Olunaku lujja kukyaaaaa,
Abemitima eminafu mugume
Nabanonya mukama manya nti yagaba
Koola nga bwosaba, Dunda yapiima, eyaaa
Mukama bwaba akuyambye
Ye akuyambila dala, eya
Nga akukuteko
Ye akutusayo
Mukama bwaba akuyambye
Ye akuyambila dala, eeh
Nga akukuteko
Ye akutusayo, wulira bino
Akuya, Akuya
Akuyambila dala
Akuya, Akuya
Akuyambila dala
Akuya, Akuya
Akuyambila dala
Akuya, Akuya
Akuyambila dala