Tetuli Bagenyi

Lyrics: Shemy Hassan Ffe tetuli bagenyi Ffe tetuli bagenyi Ffe tetuli bagenyi Ye mmwe abatatumanyi Ffe tetuli bagenyi Ffe tetuli bagenyi Ffe tetuli bagenyi Ye mmwe abatatumanyi
Kuva dda tuli ba wano, tukikubira wano Kendrick w'e Uganda, buli kye nsiga kirama Bampita na gambissi, mmwe ebibaseerebwa nze mbifuna ku layisi Straight mu mazongoto Ne bu-Nicki Minaj, twavaayo nga mbuwa obutwa Maaso ku kimuulya, amatu ku mukutu Lindako nnasanze Ali Kaliba ng'asazeeko kahome kong Omuyaaye tatudde
Ffe tetuli bagenyi Ffe tetuli bagenyi Ffe tetuli bagenyi Ye mmwe abatatumanyi Ffe tetuli bagenyi Ffe tetuli bagenyi Ffe tetuli bagenyi Ye mmwe abatatumanyi
Big cast mu Spartacus, mu home town bammanyi Causinga rackas, nneebaaka na half past midnight Signature yange autograph Busagwa bwe nsuula paragraph Naakava mu hood, ndi mu party mood Naye laba kino kibbiibi, kyogera tekyagala Kyogera nga Rihanna, kyekoza ebyabalungi Simanyi tekintegedde? Oba tekiraba TV Tekinsaba buselfie
Ffe tetuli bagenyi Ffe tetuli bagenyi Ffe tetuli bagenyi Ye mmwe abatatumanyi Ffe tetuli bagenyi Ffe tetuli bagenyi Ffe tetuli bagenyi Ye mmwe abatatumanyi
Nnatandika okkuba rap nga Noble Mayombo tannafa Mmwe mundabye jjuuzi, nga Sipapa afunye ssente Olina abaana b'okuza, olina abayaaye b'osuza Ggwe nkizudde toyiga, ne bw'okoppa toyita Ziva mu hardwork, ne tulya ku magoba Landlord yangoba, girlfriend n'anoba Nnina deal ze ngoba, ssente si bwe buzibu Nnina kimwanamugimu, kye kivaako obuzibu
Ffe tetuli bagenyi Ffe tetuli bagenyi Ffe tetuli bagenyi Ye mmwe abatatumanyi Ffe tetuli bagenyi Ffe tetuli bagenyi Ffe tetuli bagenyi Ye mmwe abatatumanyi